Nfa Lyrics - Victor Ruz

preview_player
Показать описание
Song: Nfa
Artist: Victor Ruz

#VictorRuz #Nfa #3piece

Nfa Lyrics by Victor Ruz

Otunula buwoomi toba ng'ova mu lulyo lwa Madhvani
Nsiba ku kikooyi nkusaba onfule your bodyguard
Wambuna mumusayi kyenva nzitowa nekumizani
Lwenakuwa kasooli nali ngyagala love ssi binzali
Natuma ababaka tebatuuka
Ne lwenesitula tebyakyuka
Kunsaba date oganye
Kunsaba date oganye

Omukwano gwe nina nga bwaguga
Bisera ebimu nange gunkanga
Kunsaba date oganye
Kunsaba date oganye

Simanyi ompulira
Nga bino byempulira obiwulira
Simanyi oba ompulira
Nga bino byempulira obiwulira
Simanyi ompulira
Nga bino byempulira obiwulira
Simanyi oba ompulira
Nga bino byempulira obiwulira

Nze nfa kyengyoya okimanyi
Va mubyokwekunya nga nze nfa
Kyengyoya okirina
Gwe okanya kwekoza nga nze nfa
Kyengyoya okimanyi
Va mubyokwekunya nga nze nfa
Kyengyoya okirina

Ndowooza oyagala ntimbeyo kubipande
As if baby it's your birthday
Nfubye nkulembereze ojje nkukomerere
Nkomekerera obiganye
Ntademu obudde bwange
Nga bwomeketa ensimbi zange
Wansubiza ku Sunday kati owoza Thursday
Kiki oyagala kunsula

Natuma ababaka tebatuuka
Ne lwenesitula tebyakyuka
Kunsaba date oganye
Kunsaba date oganye
Omukwano gwe nina nga bwaguga
Bisera ebimu nange gunkanga
Kunsaba date oganye
Kunsaba date oganye

Simanyi ompulira
Nga bino byempulira obiwulira
Simanyi oba ompulira
Nga bino byempulira obiwulira
Simanyi ompulira
Nga bino byempulira obiwulira
Simanyi oba ompulira
Nga bino byempulira obiwulira

Nze nfa kyengyoya okimanyi
Va mubyokwekunya nga nze nfa
Kyengyoya okirina
Gwe okanya kwekoza nga nze nfa
Kyengyoya okimanyi
Va mubyokwekunya nga nze nfa
Kyengyoya okirina
Рекомендации по теме