Ebigambo Isaac Prince

preview_player
Показать описание
#Ebigambo #IsaacPrince #DolphineMediaStudios

Isaac Prince is a producer, song writer and a musician from Uganda.

Song: Ebigambo
Artist: Isaac Prince
Producer: Izo Pro
Lyricalist: Dolphine Media Studios

SONG LYRICS (EBIGAMBO)

Intro Verse......................
Nze ntuyanye nebigambo
Banange abantu nga bogera

Byebamanyi nebyebatamanyi
Abantu basuk

Bogedde nempulira obulumi
Nze kata nkogge

Obulokole buno
nze kata mbuleke
Kulwabantu

Bebamanyi bwebyakulemye
Bamanyi nga bwotayitibw

Amafuta bwegakugwako
Naye! Abantu kiki

Kiki!

Chorus....................
Kampulire Kigambo
Kya Yesu
Lyesanyu lyange

Ye mere ezimba
Omwoyo gwange

Oyo yeyampita
Amanyi Obunafu Bwange

Nebwemba nsobeza
Tansula yewakisa

Ampita!

Verse......................
Nze nali nfudde
Bana banyabo
Kulwa bantu

Abo nze bansobera dda
Oba ki kyebanonya

Nekanisa bali
Bajintamya nze
Lwabigambo

Bogera ebikawa
Balinga omususa

Tebalina mukwano
naye ate kale

Abantu kabogere

Chorus........................
Kampulire Kigambo
Kya Yesu
Lyesanyu lyange

Ye mere ezimba
Omwoyo gwange

Oyo yeyampita
Amanyi Obunafu Bwange

Nebwemba nsobeza
Tansula yewakisa

Ampita!

Verse...........................
Ye nga nakaba nedda
Olwebigambo byabwe

Byamenya nenkoga koga
Nenfana nze nga omulwadde

Naye Katonda yanyambye
Nandaga ekisa ekizadde

Nakomyawo esanyu lyange
Mundeke bwemba mutenda

Chorus........................
Kampulire Kigambo
Kya Yesu
Lyesanyu lyange

Ye mere ezimba
Omwoyo gwange

Oyo yeyampita
Amanyi Obunafu Bwange

Nebwemba nsobeza
Tansula yewakisa

Ampita!

Verse..........................
Aya ya ya

Nze sikyatya bigambo byabwe
Mpulira Kigambo kye ye

Oyo bwaba kuluyi lwange
Ananwana yani

Bwaba yawangula ye
Kululwe nawangula dda

Nina edembe nesanyu elingi
Kuba ekigambo kye kilamu

Ebisubizo byalina jjendi
Bili wewawo

Nze sikyatya bogera
Ebigambo byabwe tebigula maata

Chorus........................
Kampulire Kigambo
Kya Yesu
Lyesanyu lyange

Ye mere ezimba
Omwoyo gwange

Oyo yeyampita
Amanyi Obunafu Bwange

Nebwemba nsobeza
Tansula yewakisa

Ampita!
Рекомендации по теме
Комментарии
Автор

Amen (The word of God is my Joy) Kindly subscribe to my youtube channel for more messages

izopro