Namugereka Katonda (Lyrics)

preview_player
Показать описание

🎶 Namugereka Katonda Omukuumi wange (lyrics)

NAMUGEREKA KATONDA OMUKUMI WANGE LYRICS:🙌🎤
Namugereka katonda omukumi wange,
Ggwe buggaga bwenterese,
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange.
Mbeerera muyambi ggwe aliba empeera eyange,
Mukama essubi ly’abanoonya,
Nnyweza nkuweereze, nkutuke gy’obeera.

Namugereka, Namugereka ggwe, byonna ebyange;
Biri mu ggwe, ggwe busika obwange,
Mberera muyambi ggwe, ba mpeera yange;
Mukama essubi ly’abanoonya,
Nnyweza nkuwereze, ntuuke gy’obeera.

Namugereka Katonda, ggwe Muggaga bwenterese;
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange,
Ggwe alibeera empeera eyange,
Mukama essuubi ly’abanoonya,
Nnyweza ntuuke gy’obeera.

Namugereka Katonda, ye ggwe byonna.
Biri mu ggwe byonna, ggwe busika bwange,
Ggwe nyamba obe empeera yange;
Mukama essuubi ly’abanoonya,
Nnyweza ntuuke gy’obeera.

Jjinja ery’omuwendo erinnonyezebwa wonna
Ye ggwe ayi Mukama.
Akusanga aba yeesimye ggwe anti
Entabiro y’ebirungi byonna,
Ssegomba bitiibwa bya nsi enno,
Buggaga na masanyu gayo,
Bayita kkuutwe; ayi Mukama w’oli biba kantu ki?

Namugereka Katonda Omukumi wange,
Ggwe buggaga bwenterese
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange.
Mbeerera muyambi ggwe aliba empeera eyange;
Mukama essubi ly’abanoonya,
Nnyweza nkuweereze, nkutuke gy’obeera

Ku bakwemaliza ggwe ssanyu ye ggwe dembe,
Gwe manyi ga balwanyi
Abakuwereza olibaweera,
Ggwe ow’obwenkanya omuzirakisa
Abakwesiga tebaliswaala
Abakweyuna abo beesimye balimatira,
Balijuka ki?
Balibulwa ki ate abakusenga nga ggwe olina byonna?
Ggwe nnyini byonna, ggwe ntabiro,
Ensulo y’ebirungi eby’olubeerera

Namugereka Katonda Omukumi wange,
Ggwe buggaga bwenterese
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange.
Mbeerera muyambi ggwe aliba empeera eyange;
Mukama essubi ly’abanoonya,
Nnyweza nkuweereze, nkutuke gy’obeera.

Nzuuno nno, obulamu bwange mbuuza wuwo,
Mu kisa kyo, ggwe wantonda
Nneewa ggwe leero, ggwe Nnantalemwa,
Ggwe nsinza Mukama wange,
Nzuuno nsenza mbe naawe.

Namugereka Katonda Omukumi wange,
Ggwe buggaga bwenterese
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange.
Mbeerera muyambi ggwe aliba empeera eyange;
Mukama essubi ly’abanoonya,
Nnyweza nkuweereze, nkutuke gy’obeera.

Ombeereranga kikubagizo
Ttala ey’okumulisa mu makubo gange.
Mu lutalo lw’omunsi muno onnyambanga
Notandeka kugwa mu mikono gy’abalabe bange.
Onyambanga n’omukono gwo ogwa ddyo
Nompa okuwangula abalabe bange.
Onnywezanga n’eneema yo etaremwa Mukama
N’onnyamba nenkuweereza.
Ng’obwomunsi buweddeko,
ontwalanga gy’obeera
N’ombalira mu babo

Namugereka Katonda Omukumi wange,
Ggwe buggaga bwenterese
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange.
Mbeerera muyambi ggwe aliba empeera eyange;
Mukama essubi ly’abanoonya,
Nnyweza nkuweereze, nkutuke gy’obeera.

Namugereka Katonda Omukumi wange,
Ggwe buggaga bwenterese
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange.
Mbeerera muyambi ggwe aliba empeera eyange;
Mukama essubi ly’abanoonya,
Nnyweza nkuweereze, nkutuke gy’obeera.

Hey there!
If you have any song requests, and business, feel free to message me.
Want any tracks in Lyrics?
#Namugereka #Namugerekakatonda #catholicsongs #catholicsonglyrics #katonda #UGlyrics #Ugandalyrics #catholicsonglyrics
Рекомендации по теме
Комментарии
Автор

Father I believe in u may our prayers be answered positively Amen

NakyambadeLydiasanyu-wb
Автор

If only Catholics could one day understand the treasure we have in our The message n power in this hymn is unmatched

mwesigwainnocent
Автор

I just give thanks to any person who composed this song, its not just a song but a 🙏 prayer

SsekamatteBionAndrea
Автор

Oluyimba luno ssaala namba, nsaba mukama atuyambe tuleme kunyumirwa kyoka, naye tubikkulirwe obubaka obulimu .am aborn again Christian naye nebaza katonda gwe yawa amafuta okuwandiika oluyimba luno .be blessed and more anointing

marya
Автор

Proud catholic I've been searching for it now I've seen it in 2024

KihundeJudith-rqmv
Автор

Am here 2025, i have been struggling to find a channel for these songs, i have subscribed, THANK CS🎉😊

NabatuusaCissy
Автор

I know Fr. Lawrence Mudduse you cannot read this now, but where ever you are in heaven, thank you for leaving me this prayer in form of a song. I know you are resting with God. Rest in peace. Kabona

elijahkwizera
Автор

A m a Kenyan but this hymn soothes my soul!!? I can't stop listening to it! Be blessed ... nice voices!!!

sisterjae
Автор

If you are still there 2025, let's put a red❤

KanyeiganaFred-do
Автор

Let's praise and thank Him for what we're today.

catholicsonglyrics
Автор

The power in this song is unconditional

Joanah
Автор

I'm happy always bicz iam Catholic

VELONICANAMAYANJA
Автор

Namugereka Katonda, tuyambe otujune mweno embeera jetulimu, amiina 🤲🤲🤲

tamalebenjamin
Автор

Whenever l hear to this song it reminds me remember mi seat in the church choir Misimba sub parish Busujju Bbanda, But l still love mi Catholic religion and never forsake until when l go back home, otherwise thxs alot for the nice voices

ntalejohn
Автор

Powerful 🙏🏾🙏🏾. I'm proud to be a Catholic.

Beautyby_Nab
Автор

I love that song more blessings all catholic

sadurahkiseka
Автор

Who is ressening to this beautiful prayer 😊like me

BettyNamusisi
Автор

gegano amalobozi genonya 🙇🙇🙇🙏🙏🙏🙏thanx for update

nabulyarahuma
Автор

It's April 1st, thank you lord for enabling us to end march in peace amidst all challenges we're still breathing 🙏. We are in presence to night, lead us in everything, show us the way especially to lean on you. Amen 🙏

ritahmarthah
Автор

I love my catholic church and our music is the best

nanyunjagloria