Julio Rankings Akanamba

preview_player
Показать описание
"Akanamba" by Julio Rankings | Official Audio
Kindly subscribe @juliorang
#musonimusic #akanamba #juliorankings #blackmarketrecords

Akanamba Lyrics;

Muwala mbadde nkusaba kukanamba
Nkukubireko mbeko kyenkugamba
Mulimba mutulumya nyo
Abaana bemamba
Asta lavista tonyiga ate nonsamba

Muwala mbadde nkusaba kukanamba
Nkukubireko mbeko kyenkugamba
Mulimba mutulumya nyo
Abaana bemamba
Asta lavista tonyiga ate nonsamba

Akanamba kafuse akanamba
Yandiba nga alowoza ndi mukatemba
Sinakindi alabika ampita mulimba
Nze obulungi bwe buntisa naye nina omulumba
She looks so beautiful mutuukako nentintima
Ono atukula ayaka nga taala lya sitima
Abalungi mulumya naye gwe kankuwe omutima
Bwonumya nkuta star tafira musinema
Mpa chance gwe nkulage class
Ndyoke nkukume nga ka wine mu glass
Mukano akazanyo nze nkulembera class
Kankukuume nga asikali
Lavu nkuwe yalali
Gwe wesunge kadali
Walayi me no lie

Muwala mbadde nkusaba kukanamba
Nkukubireko mbeko kyenkugamba
Mulimba mutulumya nyo
Abaana bemamba
Asta lavista tonyiga ate nonsamba

Muwala mbadde nkusaba kukanamba
Nkukubireko mbeko kyenkugamba
Mulimba mutulumya nyo
Abaana bemamba
Asta lavista tonyiga ate nonsamba

Zero seven eight gyimaleyo
Eno lavu enankabya nga talero
Ate nga yankubye dda temanyi torero
Mugawalayi ebyange nawe biyina okugwa leero
Sibya kuninza nga kadama kukyeyo
Me de handsome boy mukitundu
Omutima gwo gumpe nguwonye ebiwundu
Born to protect you kankukumise mundu
Lavu gyikumete kankuse zimudu
Nakawa gwe akalulu
Kugwe mba wamululu Woo

Muwala mbadde nkusaba kukanamba
Nkukubireko mbeko kyenkugamba
Mulimba mutulumya nyo
Abaana bemamba
Asta lavista tonyiga ate nonsamba

Muwala mbadde nkusaba kukanamba
Nkukubireko mbeko kyenkugamba
Mulimba mutulumya nyo
Abaana bemamba
Asta lavista tonyiga ate nonsamba

Akanamba 3 Piece;
Рекомендации по теме