Agataliikonfufu Owa UPDF azze okuggya omubbi wa pikikipi ku poliisi bamutaddeko empingu ne gamwesiba

preview_player
Показать описание
Omujaasi w’eggye lya UPDF ne ssentebe w’ekyalo bakwatiddwa mu bubbi bwa boda boda mu kikwekweto ekikoleddwa ab’ekitongole kya poliisi ekirwanyisa obuzzi bw’emisango.Omugatte abantu musanvu beebakwatiddwa.

Don't forget to subscribe to our channel and follow us on the links below:

Agataliikonfuufu 23 09 2024

#BukeddeTV #UgandaTV #UgandaEntertainment #UgandanNews
#LocalTV #BukeddeTVUpdates #UgandanCulture #UgandanMusic
#BukeddeNews #UgandaTelevision #UgandaCelebrities
#AfricanTV #UgandaTalkShows #BukeddeTVClips #UgandanLifestyle
#BukeddeSports #UgandaShowbiz #UgandaDrama #UgandanComedy
Комментарии
Автор

Always i will be thanking Bukedde for the updates, abo bona babbi mubasibbe ne chairman ehhhi ate Nayasama

AminahNaigaga-ts
Автор

Continue to RIP our beloved son he was killed 😢😢by those thief 😭😭😭😭😭

namagandatapenensi
Автор

This means every thief in Uganda has someone in police or army Kati awo obubi bunagwawo di

eddyfarid
Автор

Mbu batuwe obukuumi kati police, chairman,updf bebabbi kyoka bemusaba mbu bukuumi buli kyalo kikole enkungana kisabbe KATONDA yekka yagenda okutuyamba edagala libbibwa basawo, obuyambi bubbibwa ba MPs kati omuntu adukirewa okujako ewa KATONDA yekka

taseenpapa
Автор

kale omusajja omukulu chairman naye ali mububbi, awagila abakuba abaana obuyondo ne mayor Mulyanyama!!!!

Landez
Автор

Gwe mulyanyama oyagala bwa lord mayor, olowoza ani anakuwa akalulu nga owolereza agabbi😮

ZzingaRonaldSsebalamu
Автор

Muryanyama nawe akwatibwe olukwe arulimu kyendaba

gordonkamukama
Автор

Wonderful job Uganda police, these local politicians who engage in organized crime are a menace to our society, and they should be held accountable.

CircuitFrame
Автор

Wabula uganda olemwa owa Updf meya bawoleleza ababi kati omuntu wawansi adukirewa ?😢😢😢😢

NdizihiweSarah
Автор

Bankuba mukyenyi nebanzibako piiki mu 2021 banziza emabega, bamanja school fees

sagalajamali
Автор

😢😢😢😢Uganda 🇺🇬 olemwa owa UPDF😢😢😢😢MUBI

namagandatapenensi
Автор

Banange abantu bona batemu okuva ku chairman😢😢😢😢😢😢

naluggafatima
Автор

Naye mukwate abazigula kuba bebasikoriza okuba

RachealNambakire
Автор

Kyoka bonna basajja bakulu kati Laaba chairman olemwa 2:20 😂😂😂😂😢😢😢😢

kyeswamaggie
Автор

May God save our pple imagine grown up man Chairman give ur life to Jesus cz the wage of sin is death

shadiamariam
Автор

Naye, where are we going? It's the law itself disturbing us. All thieves are working with these so-called updf, the lc, mayors, and police

shakaabrahamclapton
Автор

Boda boda business should be banned 🚫 in uganda. Anything else is a waste of time.

Abcdxyz
Автор

Wabula Uganda oba katonda yatwelabila kubanga chairman police updf bona babbi kati omuntu akolekyi???😢😢😢😢 bwebyo sobbi bweyatugamba nga nti bakolagana ne police 😢😢😢

Ashapowers
Автор

MBU MU UGANDA OBUBBI BUNAGWAAMU 🤔🤔🤔🤔🤔🤔 NGA NABAKULEEMBEZE BEENYIGIRA MUBUBBI OLEMWA 🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔

proscovianansalire
Автор

Amagye ssi ge manji nga buli wamu bamagye!! Mu na Uganda yekaabire. Gwe webuuze lwaki obubbi ne ttemu biyitiridde nyo nga ate amagye manji buli wamu. " oh!!, these are the things that used to happen during Obote era."

edithm