Ddokita omutendeke bamutidde mu bikolwa eby’okutwalira amateeka mu ngalo

preview_player
Показать описание
Poliisi ekutte abantu bataano ku ttemu ery’okutwalira amateeka mu ngalo erikoleddwa ku ddokita omutendeke. Ono okuttibwa, waliwo abooluganda lwa ddokita omulala bwe baatandika eddwaliro abamuteeberezza nti aliko ky’amanyi ku kufa kwe. Bino bibadde Namayuba e Mukono

Don't forget to subscribe to our channel and follow us on the links below:

Agataliiko Nfuufu 21 04 2024

#BukeddeTV #UgandaTV #UgandaEntertainment #UgandanNews
#LocalTV #BukeddeTVUpdates #UgandanCulture #UgandanMusic
#BukeddeNews #UgandaTelevision #UgandaCelebrities
#AfricanTV #UgandaTalkShows #BukeddeTVClips #UgandanLifestyle
#BukeddeSports #UgandaShowbiz #UgandaDrama #UgandanComedy
Комментарии
Автор

Wabula babakwate buli kiisi eyasse omugenzi. Imagine aba family be nyini be base omusawo kyoka nga ebintu sibyabwe 😢😢😢😢😢

melanietrust
Автор

Yiyi mukama may the Almighty God judge them for that evil act

mingemarian
Автор

Yarabbi, nabo basana kalabba, bagala nyo byebatakolerede

ZzingaRonaldSsebalamu
Автор

Omukyala ayogera bulunji okusinga owa mawulire ayogera nga ayimba serous issues has to be serious ssi kwogera nga ayimba omusajja omukulu hope he will recieve the message for a better change

josephinenamutebi
Автор

Naye abantu bagala ebiwedde, nadala ebyabafu ensi eno!!!

nalumansiannet
Автор

Tebalina musango abali mu Yesu.Rom 8:1🙏

babiryejane
Автор

Ababukede mukyaganye okukyusa your man acomentinga.Banange he is so fast nti tetulina bye tuwulira bwayogela.Mulungi naye bambi...

bogerestephen
Автор

Naye banange tuli kukyi mu Uganda??😢😢😢😢

nicholaslumanyika
Автор

Mukama yasinga okulaba amazima eddaliro ryani

lubegarwongchenglee
Автор

Can this guy talk more clearly? He makes it hard for us who are not baganda

elviswafula
Автор

Kyeka bagenda kusiba abatase abase babalekewo police oemwa

عائشةالأوغندية-ظج
Автор

This country now shedding blood is a normal thing

SckailaWaston
Автор

Uganda yafuka ekikolimo nokuyiwa omusayi 😢

maggiemirembe
Автор

mukama katonda wange 🙆‍♀️🙆‍♀️ abantu lwaki mwefurila bannamwe 😥😥 nkubakyeyo ngolabye mkn okorela obwerere atenga nebbawo bamusse 💔💔😭😭 kibinyo kitalo nyo kitalo dala mukwano gwaffe 💔😭🤔 nsaba owekitibwa Allah akore omurimugwe 🤲🤲 kwaabo abaabadde murukwe

nagutimadinah
Автор

Omululu Omululu Omululu 😢😢😢😢😢😢😢😢mpola Mpola mubadde mujja kumanya Ekituufu not with busungu bantu baffe 😢Laba khadaama bwatukidde mubizibu yarrabi 🤔🤔🤔🤔kati no mukimanye nti kuno okufa kulimu omukono gwe muntu si katonda mulokole Tokitengedde 😎

ladymasakawabobi
Автор

Yiyi naye banange kati Uganda sitani ddala era kati omuntu anonyezewa omusajja owokufumbirwa? Nota muno bwotyo! Am speechless for Ugandans.

oliviansubuga
Автор

Omulugube naye abekyalo muliwa ne bakuba omuntu mpaka mutta Uganda elagawa mazima

NamusokeJacent-oy
Автор

Abantu tebakyayina mitima bayina bitimatima 😢😢😢

JoodYousuf
Автор

Rip to both Drs bt Allah yasinga okumanya nanyini dwaliro omutufu... Still Allah knows or namwandu abadeko kubase cz okuva kukyeyo notukira mu komera 😢😢 nobwa namwandu😢😢😢😢

nalugwashamim
Автор

Kambuze, doctor bawo, omugenzi yakusindika ogende obweru mu Soudi Arabia ogende okola?

mariamziraba